BugandaWatch
BugandaWatch
Breaking News
Abagobeddwa mu K2 Telecom tebamanyi oba banasasulwa emisaala gyebabanja okuva mu October
Omusasi wa BugandaWatch alondoola ensonga z’abakungu be Mengo okukozesa...
Olukiiko lwa Buganda lutandise okufanana ng’ekanisa z’Abalokole
 Nga 22 January 2018, Katikkiro Mayiga...
Mu December wa 2017 Mayiga yasuubiza nti Kasubi wakuggwa mu 2018, naye abakozi bakeera kunyuma mboozi
Katikkiro Charles Peter Mayiga lweyasemba okulambuza bannamawulire omulimu gw’okuzaawo...
K2 Telecom yaggwa Kiwalabye ne Kawooya Mwebe nebagidduka, Mayiga ayagala Airtel emuweemu kyemuwa
Nga 25 January 2018, BugandaWatch yafuna amawulire okuva mu...

kabaka

image

Wednesday, February 21st, 2018

Abagobeddwa mu K2 Telecom tebamanyi oba banasasulwa emisaala gyebabanja okuva mu October

Omusasi wa BugandaWatch alondoola ensonga z’abakungu be Mengo okukozesa ebifo byaabwe okwegaggawaza yafunye amawulire okuva mu nsonda ez’omunda nti Chief Executive Officer wa kampuni ya K2 Telecom, Godfrey Kisekka, yatuuza bakozi be K2 Telecom nabategeeza nti bagobeddwa okuva nga 14 February 2018. Wabula ekyewunyiisa abakozi kwekuba nti teyannyonyola oba kuddamu kibuuzo kyonna ku nsonga y’emisaala

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Monday, February 12th, 2018

Olukiiko lwa Buganda lutandise okufanana ng’ekanisa z’Abalokole

 Nga 22 January 2018, Katikkiro Mayiga ne minister akola ku nsonga z’Olukiiko lwa Buganda, Muky. Christine Mugerwa Kasule befunira ekifo mu byafaayo bya Buganda bwebafulumya kyebayita “ebiteeso ebiyisibbwa Olukiiko”, wadde nga olukiiko lwaali telubikubaganyizaako...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Saturday, February 3rd, 2018

Mu December wa 2017 Mayiga yasuubiza nti Kasubi wakuggwa mu 2018, naye abakozi bakeera kunyuma mboozi

Katikkiro Charles Peter Mayiga lweyasemba okulambuza bannamawulire omulimu gw’okuzaawo amasiro ge Kasubi nga 21 December 2017, yeyama eri Obuganda gwaali gwakuggwa mu 2018. Wabula, kyeyasubiza kirabika ng’ekitasoboke kubanga BugandaWatch yafunye amawalire agesigika okuva e Kasubi nti abakozi ne...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Sunday, January 28th, 2018

K2 Telecom yaggwa Kiwalabye ne Kawooya Mwebe nebagidduka, Mayiga ayagala Airtel emuweemu kyemuwa

Nga 25 January 2018, BugandaWatch yafuna amawulire okuva mu nsonda ezesigika mu Bulange, nga gategeeza nti Mengo eteekateeka okutunda omukutu gw’essimu ogwa K2 Telecom eri Airtel Telecom Company. Amawulire gano gazze nga K2 Telecom eri mu bizibu biyitirivu,...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Saturday, January 27th, 2018

Eyayamba Mayiga okulaga nti Mengo yawa Uganda obuyambi ku sickle cells avunaana Basajja ba Kabaka kumunyaga

Okubiliriza kwa BugandaWatch okwatandika mu July 2017, wadde tekunaggwa, naye kwazudde nti emikolo egyekitiibwa mu 2017 Katikkiro kweyatonera gavumenti ya Uganda obuyambi bw’okugula obuuma obukebera obulwadde bwa sickle cells, gyali gya kugumaaza na kubulankanyizaamu ssente za Buganda. Obujulizi...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Wednesday, January 17th, 2018

Oluvannyuma lw’emyaka 3 ng’asisirise, Katikkiro JB Walusimbi avuddeyo, yeyamye okuwagira Baganda Nkoba za Mbogo

Nga 12 January 2018, Katikkiro wa Buganda eyawummula, Engr. John Baptist Walusimbi, yaguddewo olusirika lw’abavubuka ba Baganda Nkoba za Mbogo (BANKOSA) olwabadde  ku ssomero lya Buddo Christian Academy, e Buddo mu Busiro. Guno gwemulundi ogwasoose Engr. Walusimbi...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Wednesday, January 3rd, 2018

Ekisakaate kya 2018 kitandise, Nnabagereka ayagala obuntu bulamu buzimbibwe mu mwana omuto

Nga 2 January 2018, abaana abasoba mu 600 baakedde kukungaanira Mengo okumpi ne Bulange awabadde omukolo ogw’okubasiibula nga bagenda okwetaba mu Kisaakaate kya 2018. Omwaka guno Ekisakaate kyakubeera ku ssomero lya Saint Joseph of Nazaleth e Mpigi mu Mawokota...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Monday, January 1st, 2018

Grace Ssemakula obwa Ndugwa yabwejjeko, yavunaanye Bazzukulu kumwogerera nti akooye takyasobola

Nga 29 December 2017, Mw. Grace Ssemakula Musoke Kasepeewo, abadde amanyiddwa ng’omukulu w’ekika ky’Olugave okuva mu 1986, yalangilira nti alekulidde obwa Ndugwa. Ssemakula yategeeza abamu ku bakulu b’emituba mu kika ky’Olugave abaali mu lukungaana lwe yayita mu...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Wednesday, December 27th, 2017

Amagye ga Museveni ku nnyimba za Mazaalibwa, ku luno tegalemesa Kabaka kwogera na kusaagamu na bantu be

Nga 22 December 2017, Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Mutebi yalabika ku mukolo gw’ennyimba z’amazaalibwa ga Yesu ogwaali mu mu bimuli bya Bulange e Mengo, Kyaddondo. Obutafanaana na mikolo Kabaka kwabadde alabika, kati kumala myaka, ku luno Omutanda yasobola okubeera...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Saturday, December 16th, 2017

Ebaluwa ya Muyanja okuva mu America – Katikkiro aveeyo, atangaaze Bukedde byeyayogera ku baana ba Kabaka

Mwanyinaze Namayega, Nsubiira muli bulungi. Munange naffe tuli wano tutandise okufuna omuzira gwa snow, era ntandise okubeera ennyo munda. Anti nga bwomanyi, empeewo si mukwaano gwange nakatono. Nga bwenakutegeeza emabegako, ekya mawulire ga Bukedde okufulumya kalonda akwata ku...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...
Page 1 of 28 1 2 3 4 5 6 28