BugandaWatch
BugandaWatch
Breaking News

Wasswa Willy Ndigeza

image

Sunday, October 16th, 2016

 EYE ON BUGANDA: Mayiga’s supporters must stop persecuting those who defend Kabaka’s honor

ONLY IN LUGANDA Abawagizi ba Mayiga bakomye okuyigganya abalwanirira Kabaka Mbalamusizza mmwenna abasomi ba BugandaWatch era nnebaza Katonda abankumidde mu mbeera zonna. Mbadde  mbuze okumala akabanga wabula ebigenda mu maaso mu Buganda abamu ku mmwe byemuwulira ensangi zino, bimpalirizza okusituka mbeeko obubaka bwengabanako gyemuli. Nga  September 28, 2016 abayizi abali mu kibiina Baganda Nkobazambogo Students

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Thursday, December 17th, 2015

Bana byabufuzi Abaganda mu Uganda balwanilira Buganda oba bitundu bilara?

LUGANDA (English version at the bottom) Ba nnyabo ne ba ssebo, nina essanyu okuddamu okubabuliira ku birowoozo byange era Katonda yebale okubakuuma. Naffe gyetuli e Kyaddondo tukola mirimu gya Ssaabasajja. Ensonga gyembaletedde leero nkulu ddala. Ye’nsonga ekwata...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Tuesday, September 22nd, 2015

EYE ON BUGANDA: Mukulikeeyo mu Ttabamiruka Amatendo e Washington DC

LUGANDA (English version at the bottom) Ba nnyabo ne ba ssebo abasomi ba BugandaWatch, nsanyuse nnyo nate okuddamu okubawuliza era nebaza Katonda olw’emirimu gyemukola ku lwammwe ne kulwa nnyaffe Buganda. Olwaleero ntadika n’okulisaayo mwe abaagenda mu lukiiko...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Friday, July 3rd, 2015

EYE ON BUGANDA: Tuteeke mu Nkola Ebigambo Kabaka Byatugamba Tujje Buganda mu Ddubi

LUGANDA (English version at the bottom) Nsoka okwebaza Katonda abakuumye era abayisizza mumbeera ezitali zimu okutuusa olwaleero ate, ekisingira ddala, atukuumidde Ssabassajja waffe. Olwaleero obubaka bwembetikkidde nsubira nti bunavaamu okuyiga newankubadde nja kubufundikira nga nteesa nti twesalire omusango olw’obutassa...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (1 votes, average: 4.00 out of 5)
Loading...

Saturday, April 11th, 2015

Amazaalibwa ga Kabaka Ag’emyaka 60 Tugajagulizza mu Kuzza Buganda ku Ntikko na Ttofaali

LUGANDA VERSION (English version below) Nga bwenabalagaanya omulundi ogwayita, nkomyeewo nate okubanyumiza ku bintu nga bwembiraba ng’omuvubuka. Muliyo mutya ba nnyabo ne ba ssebo? Kansuubire nti mmwe Abakurisitayo oba Abakulisito amazuukira ga Yesu tegabagendedde bubi nakatono. Kansooke...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Tuesday, March 17th, 2015

EYE ON BUGANDA: Essanyu ly’Amatikkira Guba Mukisa Bwelisukka Akabaga

LUGANDA (English version at the bottom) ESSANYU LY’AMATIKKIRA GUBA MUKISA BWELISUKKA AKABAGA Muliyo mutya ba nnyabo ne be ssebo? Kansubire nti mmwena muli bulungi, era nsabira abo bonna abatali bulungi musobole okufuuna essanyu. Ntwala omukisa guno okusasiira...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Sunday, February 22nd, 2015

EYE ON BAGANDA: Ekikulu ky’Ebizimbe Eby’Obuyinza mu Buganda Gyennesunga

LUGANDA (English version below) EKIKULU KY’EBIZIMBE EBY’OBUYINZA MU BUGANDA GYENNESUNGA Nga bwenabategeezako nga neyanjula, nze Ssentebe w’ekibiina ekiyitibwa Ffe Buganda Nze Buganda (FBNB). Ekibiina kino kigatta n’okukumaakuma abavubuka abaayitako mu Nkoba za Mbogo, mpozzi n’abavubuka mu Buganda...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Wednesday, February 11th, 2015

EYE ON BAGANDA: Nze Mulongo Wasswa Willy Ndigeza

LUGANDA (English version is at the bottom) Ndi wa mukisa munene ddala okubawulizaako mwe Baganda banange, abantu ba Uganda, awamu n’abasomi ba BugandaWatch abalala mwenna. Nze mulongo Wasswa Willy Ndigeza omutuuze wano mu Busiro, mu Buganda. Ndi...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...