BugandaWatch
BugandaWatch
Breaking News
Ebaluwa ya Muyanja okuva mu America – Bwosoma ekitabo kino, kyangu okulagula Mengo gyatwaala Buganda
Mwannyinaze Namayega, Nsonyiwa akasirikiriro naye omugongo gwaddamu okunnuma era nga...
Waliwo essuubi Muteesa I Royal University okugulawo nate mu December, Vice Chancellor omupya ayinza okuyingirawo esaaawa yonna
Abasomesa n’abakozi ba  Muteesa I Royal University (MRU), basisinkanye...
Okuzimba amasiro ga Bassekabaka e Kasubi gwesibye buto, Mengo egamba nti tewali ssente
Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti...
Mayiga yalayizza abakulembeze b’abayizi ba Buganda bamugondere, Kabaka ye nabagamba kwekirizaamu na kuba bavumu
Nga 8 November 2017, Katikkiro wa Buganda, Mw. Charles Peter...

Baganda Clans

image

Tuesday, November 14th, 2017

Okuzimba amasiro ga Bassekabaka e Kasubi gwesibye buto, Mengo egamba nti tewali ssente

Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti omulimu gw’okuzaawo amasiro ga Bassekabaka ba Buganda e Kasubi Nabulagala, ogubadde ogutambula bulungi, ate gwazeemu okwesiba. Kino nga kyabaddewo oluvannyuma lw’akulira omulimu guno, Mw. Jonathan Nsubuga, okusindika abakozi abazimba mu luwummula olutali lwa bbanga gere, kubanga Mengo egaanyi okuta ssente z’okubasasula. Okusinziira ku nsonda BugandaWatch zeyesiga

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Saturday, November 4th, 2017

Katikkiro ali wakati mu lukwe lwa Civil Aviation Authority okubba ettaka lya Mmamba Kakoboza, ekika kya Baganda

Waliwo obujulizi obuwandiike nga busonga mu Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga, nga ali wakati mu lukwe lwa gavumenti ya NRM okubba ettaka ly’Abaganda ab’ekika kya Mmamba Kakoboza e Ntebbe mu Busiro. Obujulizi buno BugandaWatch ebusanze mu kunoonyereza...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Tuesday, October 10th, 2017

Ebaluwa ya Muyanja okuva mu America – Okweyanjula nokwebaza

Ba ssebo ne ba nnyabo abasomi ba BugandaWatch, nze Joe Muyanja. Nsibuka Mukono, mu ssaza lye Kyaggwe era taata wange, jja wange, ne jjajja wa taata bonna bagenzi abagalamidde awo ebbanga ntono okuva olwe Bugerere welukoonera ku...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Monday, October 2nd, 2017

Munamateeka Nsibambi alabudde minister Nankabirwa, ba MP bangi mu Buganda balimba si Baganda

Omu ku bannamateeka abakukuutivu mu Buganda, Omw. Yusuf Nsibambi yakyasanguzza nti bangi ku babaka b’olukiiko lwa Uganda (parliament) abakikirira ebitundu bya Buganda, balimba nti Baganda. So nga Banyarwanda abaasenseera Obuganda, nga beewa amannya n’ebika bya Baganda. Eby’okulabirako byeyawadde...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Sunday, October 1st, 2017

Nsamba omupya yayanjuddwa eri bataka banne, asigadde kwanjulwa eri Ssabataka era Kabaka

Omutaka omukulu w’Ekika ky’Engabi omuggya, Ssalongo Aloysius Kamoga Lukonge Magandaazi yayanjuddwa mu butongole eri Bataka banne abakulu ab’Obusolya mu Buganda, mu lukiiko olwatudde e Mengo nga  29 September 2017. Olukiiko lwakubirizibwa Omutaka Kayiira Gajuule ow’Embogo. Ssalongo Kamoga...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Wednesday, August 16th, 2017

Kasubi Royal Tombs workers happy after site manager appears from months of hiding to pay them

On August 15, 2017, BugandaWatch received a new and positive update on the state affairs at Kasubi Royal Tombs. The email update reported that, after months of absence from Kasubi Royal Tombs, the site manager, Mr. Jonathan Nsubuga,...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Sunday, July 9th, 2017

Kabaka Mutebi opens the 2017 Bika Football Tournament, Ngeye knocks Mbogo out

On July 9, 2017, the Kabaka of Buganda Ronald Mutebi officially opened the 2017 Bika Football Tournament. The match took place at Nakisunga Ggombolola playground in Kyaggwe County. In the knock-out opening match, Ngeye Clan beat Embogo...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Sunday, June 4th, 2017

Lugave Clan members and Bataka boycott Grace Ssemakula ceremony

For more than one week, local FM radio stations carried a lively ad inviting members of Lugave Clan and the general public to “Come to Labonita Theater and honor Omutaka Ndugwa for...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Friday, June 2nd, 2017

Kabaka Mutebi tells Baganda Clan heads to register their members, starting from homes

On May 30, 2017, the Kabaka Muwenda Mutebi II of Buganda told Baganda clan leaders to register their members (Abazzukulu), starting from mpya (family units) all the way to busolya (clan level). He said that such...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...

Thursday, May 25th, 2017

Mayiga and Ssendaula go to Buganda Bumu festivities in USA while Baganda sadly remember the 1966 Lubiri Massacre

On May 24, 2017, Katikkiro Charles Peter Mayiga left Buganda for Atlanta, USA, leading a delegation that includes Deputy Katikkiro Emmanuel Ssendaula, Omutaka Kayiira, other Mengo officials, Omumbejja Joan Nassolo and several traders. They went to participate in...

1 Star2 Stars3 Stars4 Stars5 Stars (No Ratings Yet)
Loading...
Page 1 of 6 1 2 3 4 5 6