BugandaWatch
BugandaWatch
Breaking News
Abagobeddwa mu K2 Telecom tebamanyi oba banasasulwa emisaala gyebabanja okuva mu October
Omusasi wa BugandaWatch alondoola ensonga z’abakungu be Mengo okukozesa...
Olukiiko lwa Buganda lutandise okufanana ng’ekanisa z’Abalokole
 Nga 22 January 2018, Katikkiro Mayiga...
Mu December wa 2017 Mayiga yasuubiza nti Kasubi wakuggwa mu 2018, naye abakozi bakeera kunyuma mboozi
Katikkiro Charles Peter Mayiga lweyasemba okulambuza bannamawulire omulimu gw’okuzaawo...
K2 Telecom yaggwa Kiwalabye ne Kawooya Mwebe nebagidduka, Mayiga ayagala Airtel emuweemu kyemuwa
Nga 25 January 2018, BugandaWatch yafuna amawulire okuva mu...

Omutaka omukulu w’Ekika ky’Engabi omuggya, Ssalongo Aloysius Kamoga Lukonge Magandaazi yayanjuddwa mu butongole eri Bataka banne abakulu ab’Obusolya mu Buganda, mu lukiiko olwatudde e Mengo nga  29 September 2017. Olukiiko lwakubirizibwa Omutaka Kayiira Gajuule ow’Embogo.

Ssalongo Kamoga Lukonge mutabani wa w’omugenzi Omutaka Nsamba, Joseph Kamoga Lukonge eyali omukulu w’Ekika ky’Engabi naseleera (okufa) nga 9 September 2017. Emikolo egy’okutereka (okuziika) Omutaka omugenzi nga giwedde, mutabani we yakolebwako emikolo mu nnono z’Ekika era n’akakasibwa nga Nsamba owa 31.

Omutaka Nsamba kati alinze kwanjulwa wa Ssabataka era Kabaka mu banga erisuubirwa obutaba ly’ewala nnyo.

Please share this...Share on FacebookTweet about this on TwitterShare on Google+
  • Joseph

    Such a graceful man gone (09/09/2017) May you rest in peace and my prayers are with the new Nsamba.