BugandaWatch
BugandaWatch
Breaking News
Waliwo essuubi Muteesa I Royal University okugulawo nate mu December, Vice Chancellor omupya ayinza okuyingirawo esaaawa yonna
Abasomesa n’abakozi ba  Muteesa I Royal University (MRU), basisinkanye...
Okuzimba amasiro ga Bassekabaka e Kasubi gwesibye buto, Mengo egamba nti tewali ssente
Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti...
Mayiga yalayizza abakulembeze b’abayizi ba Buganda bamugondere, Kabaka ye nabagamba kwekirizaamu na kuba bavumu
Nga 8 November 2017, Katikkiro wa Buganda, Mw. Charles Peter...
Obubaka bwa Kabaka ku lunaku lw’abavubuka bubanja eby’okulabirako ebirungi e Mengo
Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II yetabye ku mukolo gw’okukuza...

Abasomesa n’abakozi ba  Muteesa I Royal University (MRU), basisinkanye ku ttabi lya univasite eno...

Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti omulimu gw’okuzaawo amasiro ga Bassekabaka...

Nga 8 November 2017, Katikkiro wa Buganda, Mw. Charles Peter Mayiga yakulira omukolo ogw’okukyusa obakulembeze...

Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II yetabye ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abavubuka mu Buganda. Omukolo...

  • Abasomesa n’abakozi ba  Muteesa I Royal University (MRU), basisinkanye ku ttabi lya univasite eno ery’eKakeeka Mengo nga 17  November 2017. Mu nsisinkano eno, bakkaanyizza okudda ku mirimu gyabwe nga 2 December 2017, ng’olukiiko olutwala university bwelwategeeza,  singa ensonga ezabaviirako okwediima zinaaba zikoleddwako. Ensonga gyebasinze okusimbako essira ye ya Vice Chancellor aliwo, Prof.  Arthur Serwanga okumala […]

  • Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti omulimu gw’okuzaawo amasiro ga Bassekabaka ba Buganda e Kasubi Nabulagala, ogubadde ogutambula bulungi, ate gwazeemu okwesiba. Kino nga kyabaddewo oluvannyuma lw’akulira omulimu guno, Mw. Jonathan Nsubuga, okusindika abakozi abazimba mu luwummula olutali lwa bbanga gere, kubanga Mengo egaanyi okuta ssente z’okubasasula. Okusinziira ku nsonda BugandaWatch zeyesiga […]

  • Nga 8 November 2017, Katikkiro wa Buganda, Mw. Charles Peter Mayiga yakulira omukolo ogw’okukyusa obakulembeze ba Nkobazambogo Uganda, ekibiina Mengo kyeyatondawo okudibya ekya Baganda Nkoba za Mbogo Students Association (BANKOSA), oluvannyuma lw’ekiba ttaka n’okusiba Kabaka emimmwa (Mengo kyeyatuuma MOU) mu 2013. Olwayawukana ne Museveni Mw. Mayiga nalagira nti ekibiina kya BANKOSA kirina okukkiriza abatali Baganda okuyingiramu n’okufunamu […]

  • Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II yetabye ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abavubuka mu Buganda. Omukolo guno gwabaddewo nga 10 November, 2017 e Mukono, ku mbuga y’Essaza ly’eKyaggwe. Omukolo gwetabiddwako Abataka abakulu abobusolya, Namasole, Abaami ab’amasaza, ba Minisita, bannadiini, ab’olulyo olulangira, abakiise mu Lukiiko, ebibiina by’abavubuka Abaganda wamu n’abavubuka okuva mu buwangwa obwenjawulo mu Uganda. Kabaka Mutebi […]

  • Waliwo obujulizi obuwandiike nga busonga mu Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga, nga ali wakati mu lukwe lwa gavumenti ya NRM okubba ettaka ly’Abaganda ab’ekika kya Mmamba Kakoboza e Ntebbe mu Busiro. Obujulizi buno BugandaWatch ebusanze mu kunoonyereza kwekoze okuva amawulire ku nkayana wakati w’ekitongole kya Uganda Civil Aviation Authority (UCAA) ne Mmamba Kakoboza ku ttaka […]

Featured Photos & Videos ››

  • Waliwo essuubi Muteesa I Royal University okugulawo nate mu December, Vice Chancellor omupya ayinza okuyingirawo esaaawa yonna

    Abasomesa n’abakozi ba  Muteesa I Royal University (MRU), basisinkanye ku ttabi lya univasite eno ery’eKakeeka Mengo nga 17  November 2017. Mu nsisinkano eno, bakkaanyizza okudda ku mirimu gyabwe nga 2 December 2017, ng’olukiiko olutwala university bwelwategeeza,  singa ensonga ezabaviirako okwediima zinaaba zikoleddwako. Ensonga gyebasinze okusimbako essira ye ya Vice Chancellor aliwo, Prof.  Arthur Serwanga okumala

    Waliwo essuubi Muteesa I Royal University okugulawo nate mu December, Vice Chancellor omupya ayinza okuyingirawo esaaawa yonna
  • Okuzimba amasiro ga Bassekabaka e Kasubi gwesibye buto, Mengo egamba nti tewali ssente

    Kulw’okubiri nga 13 November, 2017, BugandaWatch yafunye amawulire nti omulimu gw’okuzaawo amasiro ga Bassekabaka ba Buganda e Kasubi Nabulagala, ogubadde ogutambula bulungi, ate gwazeemu okwesiba. Kino nga kyabaddewo oluvannyuma lw’akulira omulimu guno, Mw. Jonathan Nsubuga, okusindika abakozi abazimba mu luwummula olutali lwa bbanga gere, kubanga Mengo egaanyi okuta ssente z’okubasasula. Okusinziira ku nsonda BugandaWatch zeyesiga

    Okuzimba amasiro ga Bassekabaka e Kasubi gwesibye buto, Mengo egamba nti tewali ssente
  • Mayiga yalayizza abakulembeze b’abayizi ba Buganda bamugondere, Kabaka ye nabagamba kwekirizaamu na kuba bavumu

    Nga 8 November 2017, Katikkiro wa Buganda, Mw. Charles Peter Mayiga yakulira omukolo ogw’okukyusa obakulembeze ba Nkobazambogo Uganda, ekibiina Mengo kyeyatondawo okudibya ekya Baganda Nkoba za Mbogo Students Association (BANKOSA), oluvannyuma lw’ekiba ttaka n’okusiba Kabaka emimmwa (Mengo kyeyatuuma MOU) mu 2013. Olwayawukana ne Museveni Mw. Mayiga nalagira nti ekibiina kya BANKOSA kirina okukkiriza abatali Baganda okuyingiramu n’okufunamu

    Mayiga yalayizza abakulembeze b’abayizi ba Buganda bamugondere, Kabaka ye nabagamba kwekirizaamu na kuba bavumu
  • Obubaka bwa Kabaka ku lunaku lw’abavubuka bubanja eby’okulabirako ebirungi e Mengo

    Ssabasajja Kabaka Muwenda Mutebi II yetabye ku mukolo gw’okukuza olunaku lw’abavubuka mu Buganda. Omukolo guno gwabaddewo nga 10 November, 2017 e Mukono, ku mbuga y’Essaza ly’eKyaggwe. Omukolo gwetabiddwako Abataka abakulu abobusolya, Namasole, Abaami ab’amasaza, ba Minisita, bannadiini, ab’olulyo olulangira, abakiise mu Lukiiko, ebibiina by’abavubuka Abaganda wamu n’abavubuka okuva mu buwangwa obwenjawulo mu Uganda. Kabaka Mutebi

    Obubaka bwa Kabaka ku lunaku lw’abavubuka bubanja eby’okulabirako ebirungi e Mengo

Opportunities ››